Palamenti egyewo omusolo ku mafuta g’ettaala | NTV

Palamenti egyewo omusolo ku mafuta g’ettaala

Palamenti ya Uganda egyewo omusolo ogw’ennusu ebibiri ku mafuta g’ettaala.

Palamenti olwaleero egyewo omusolo ogwennusu ebibiri ogwali gwateekebwa ku mafuta gettaala  mu Bajeti ya 2014/15 .Kino kituukiddwako olwaleero mu kukubaganya ebirowoozo ku tteeka ly’ebyensimbi.

Kati ababaka baagala gavumenti ensonga eno egirondoole n’abasuubuzi abalinyisa edda omusolo gwa mafuta gettala nga lumu July